Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kwaguddwawo e Bukoto ku Simba ate kwabwereere. News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 891 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Ssegona awabudde Gavumenti obutala gasalako ssimu za bantu

April 18, 2017 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira obuvanjuba bwa Busiro mu lukiiko olukulu olw’eggwanga, Medard Lubega Ssegona awabudde Gavumenti obutamala gasalako ssimu za bantu mu ngeri eyoleka obutali butali buvunaanyizibwa .

Ssegona okwogera bino yasinzidde ku Kkanisa eyabbulwamu omutukuvu Peter – St. Peter’s esangibwa e Nakasozi Buddo mu Wakiso Disitulikiti.

Agamba nti mubutuufu okukola kino banaaba beeyiye amanda mu mbugo.

“Bajjakuba batyobodde ssemateeka kubanga mu ssemateeka nnina eddembe okuba n’essimu yange ne line yange nga ebyobugagga byange, etteeka terigamba nti okuwandiisa line yange nteekwa kukozesa nnangamuntu”