Gavumenti erage obujulizi nti eragidde kkampuni z’amafuta okusala ebbeeyi – Hon. Nsereko

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omubaka wa Kampala Central, Hon Muhammad Nsereko avuddeyo nasaba omubeezi wa Minisita avunaanyizibwa ku byobusuubuzi alage obujulizi nti Gavumenti ddala yawandiikidde kkampuni z’amafuta okusala ebbeeyi y’amafuta okudda ku 4300/=. Hon. Nsereko agamba nti Minisita tasobola kujja buzzi mu Palamenti nti ebbeeyi bagisaze nga ebbaluwa tagireese mu Palamenti.
#PlenaryUg
Share.

Leave A Reply