Gavumenti eddaabirizza olubiri lwa Kyabazinga

Omumyuuka w’omukulembeze w’eggwanga Rtd. Maj. Jessica Alupo olunaku olwaleero akiikiridde Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku mukolo gwokukwasa Obwakyabazinga bwa Busoga olubiri oludaabiriziddwa. Luno lukwasiddwa HRH Wilberforce William Nadiope Gabula IV. Olubiri lwadaabiriziddwa Gavumenti ya Yuganda ng’eyita mu Minisitule y’ekikula kyabantu, abakozi, n’embeera z’abantu wamu n’e minisitule y’ebyentambula n’enguudo.

Add Your Comment