Etteeka lya Computer Misuse 2022

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Mu tteeka eppya eryakoleddwamu enongosereza erya Computer Misuse (Amendment) Law 2022: “Omuntu yenna afulumya, awandiika, asaasanya obubaka obutalina kufulumizibwa mu mateeka ga Yuganda, oba singa oggulawo omukutu gwa social media nga werimbise mu mannya amalala obeera omenye etteeka. Singa obubaka buno bufulumira ku mukutu gw’ekitongole, omuntu oyo avunaanyizibwa kukuteekayo ebintu ku mukutu guno yajja okuvunaanibwa nga ye ssekinoomu olwokuzza omusango guno.”

Share.

Leave A Reply