Munnakibiina kya FDC mu Soroti East awandiisiddwa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akwatidde ekibiina kya Forum for Democratic Change – FDC bendera ku kifo ky’Omubaka akiikirira Soroti East, Moses Attena akakasiddwa akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okwesimbawo era atandike n’okuwenja akalulu akamuzzaayo mu Palamenti.
Ono awekereddwako Pulezidenti wa FDC, Eng. Patrick Oboi Amuriat, Omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda n’abalala.
Share.

Leave A Reply