Enteekateeka zonna ziwedde, kati kulinda Paapa.

Enteekateeka z’okwaniriza Paapa mu ggwanga ku lwokutaano zonna ziwedde.
Paapa Francis waakugenyiwalako ku lukalu lwa Africa mu wiiki eno era nga waakutandikira Kenya ku lwokusatu, aggye mu Uganda ku lwokutaano amalemu ennaku ssatu asembyeyo Central African Republic ze nnaku ttaano mu Africa.
Paapa Francis ow’emyaka 78 agenda kutambula, Abaana abatalina mwasirizi, Abalwadde ba siriimu, Abakoseddwa olutalo, ate olwo alambule n’ekiggwa ky’abajulizi e Namugongo.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply