Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 399 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Tumbiiza Sound ddamu oluyimbi ngosomesa abantu ku COVID-19 – Minisitule

December 29, 2020 · Mubiru Ali
Omukwanaganya wa Ministry of Health- Uganda n’abantu babulijjo Ainebyona Emmanuel avuddeyo nategeeza nga olunaku olwaleero bwebasisinkanye n’omuyimbi Eric Opoka aka Eezzy Music eyayimba Tumbiiza Sound wamu n’abakakiiko akakulira eby’empuliziganya mu Ggwanga aka Uganda Communications Commission – UCC nebatuuka kunzikiriziganya addemu akola oluyimba luno mu ngoma yemu wabula nga kuluno akyuusizza ebigambo nga asomesa abantu ku kirwadde kya #COVID-19.