Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 195 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Ebitundu byomubiri ebya Oulanyah 4 byalekerawo okukola – Minisita Aceng

April 5, 2022 · Mubiru Ali
Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero; “Ekaviiriddeko Omugenzi Jacob Oulanyah okufa byabadde ebintu 4; ebitundu bye ebyomubiri byalekerawo okukola (Multi organ failure); Omutima gwalekerawo okukuba, ensigo, amawuggwe wamu n’ekibumba nabyo byalekerawo okukola.
Yalina ‘bacteria infections’ ne ‘viral infections’ ezazuulibwa e Seattle. Obusomyo bwebwalekerawo okukola, bwali tebusobola kudda kukola butafaali bwa ‘platelets, red blood cells ne white blood cells’.
Waliwo ebirala ebyayogera embeera ye okubeera embi okuli; ‘Lymphatic system depletion’ olwokuba yali takyalina ‘Spleen’ ekyamuviirako Gastrointestinal bleeding olwokuba yali talina ‘platelets’.”