Cindy oli mubi nnyo ongoba otya ku siteegi – Rema K

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omuyimbi omuto Rema K avuddeyo nayambalira omuyimbi Cindy sanyu eyamugoba ku Siteegi ekiro ssaawa mukaaga nga agamba nti ono akyali mwana muto. Rema K agamba nti lwakiri yandimuzizza ebbali oba back stage naye mu bantu yalese amulengezza mu bawagizi be.
Rema K nga muyizi ku Gombe Junior School, Cindy yamugobye ku siteegi nga agamba nti obudde essaawa omukaaga ogw’ekiro buba buyise ku mwana omuto ow’emyaka gye nga nebyazina byesitaza ku myaka gyomwana ngoyo.
Video Credit; The Kampala Sun
Share.

Leave A Reply