Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tinta tinta ku abiri mu ettaano ffena tweyiwe ku Summer Gardens Mukono nga 6122026 fayinolo News: Abantu 2 bga kuliko Omusirikale wa Uganda Police Force wamu nomusomesa basimbiddwa mu Kkooti yOmulamuzi etuula e Kanyanya nebavunaanibwa omusango News: Ekibiina ki National Unity Platform kitegese okujjukira Bannakibiina abatirimbulwa abebyokwerinda mu kwekalakaasa okwaliwo wakati wa 18 ne 19
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 552 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
Category

Category: News

Wabwire yakirizza okutta Omuyindi era teyejjusa – Fred Enanga

Omusirikale wa Uganda Police Force Police Constable Ivan Wabwire avunaanibwa ogwokutta omuwozi w’ensimbi mu Kampala olunaku lw’eggulo yatwaliddwa…

Omwana waffe alina ekizibu ku bwongo- Aba Famire ya PC Wabwire

Famire y’omuserikale wa Uganda Police Force , PC Ivan Wabwire eyakubye omuyindi omuwozi w’ensimbi amasasi etegeezezza nga omwana…

Eyekwata ku katambi nakateeka ku TikTok nga yerigomba n’omwana atanetuuka akwatiddwa

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte omusajja agambibwa okubeera nga muvuzi wa…

Mbu nze mbulwe otulo olwokuba mutaddeyo ebifaananyi byenguudo embi! – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa kukuluŋŋamya Eggwanga Dr. Chris Baryomunsi; “Nga Gavumenti, tumanyi kiki kyetulina okukola, oba obiteeka ku Social Media…

Corporal Mulambo agobeddwa mu Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga bwebagobye Corporal Steven Mulambo mu Poliisi…

Poliisi ekutte Wabwire

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omusirikale waabwe No.67029…

Eyasse omuyindi emmundu yagibbye ku munne – Patrick Onyango

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Police Constable Ivan Wabwire,…

Ssaabasajja aguddewo empaka z’Ebika bya Buganda 2023

Emizira n’enduulu bibuutikidde ekisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bwasiimye nalabikako eri…

Empaka z’Ebika bya Buganda zitandika lwaleero

Olunaku olwaleero empaka z’Ebika lwesitandika era nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda okugiggulawo…