Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
News
Corporal Mulambo agobeddwa mu Poliisi
May 15, 2023 · Mubiru Ali
Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga bwebagobye Corporal Steven Mulambo mu Poliisi nti era agenda kuggulwako emisango ng’omuntu wa bulijjo, omuli n’ogwokulagajjalira emmundu.