Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing · 200 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Abebyokwerinda musiwuuse nnyo empisa – Katikkiro

Katikkiro Charles Peter Mayiga avumiridde ab’ebyokwerinda abaatyobodde eddembe ly’Abakyala ababaka ba Paalamenti. Agambye nti ekikolwa ekyakoleddwa ab’ebyokwerinda okukuba,…

Minisitule y’Ebyobulamu netegefu okulongoosa mu buweereza

Minsitule y’Ebyobulamu evuddeyo nesiima obubaka bwonna obwaweereddwawo okuyita mu mwoleso gw’ebyobulamu mu Ggwanga ogwakoleddwa ku mitimbagano ogwa #UgandaHealthExhibition.…

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Mityana

Kitalo! Omuntu omu yafiiridde mu kabenje akawungeezi k’eggulo n’abalala 10 nebabuukawo nebisago ebyamaanyi Takisi mwebabadde batambulira nnamba UBH…

Njagala kumanya oba nga Ssemateeka awa Pulezidenti okutuma ba Minisita emirimu emirala – Hon. Ssemujju

Hon. Ibrahim Nganda Ssemujju; “Njagala kuzuula oba nga mu kawayiro 113 aka Ssemateeka, Pulezidenti awaabwe obuyinza okutuma Minisita…

Abadde avunaanibwa ogwokutta ASP Kirumirwa ayimbuddwa

Kalungi Abubaker; omusibe yekka abadde yasigala nga avunaanibwa omusango gwokutta omusirikale wa Uganda Police Force ASP Muhammad Kirumira…

Omwoleso gwebyobulamu kukyagenda mu maaso ku twitter

Omwoleso gwebyobulamu ogwokumutimbagano ogwatuumiddwa #ugandahealthexhibition gukyakwajja nga guno gwategekeddwa Dr Jimmy Spire Ssentongo aka Spire Cartoons . Naawe…

Tulinda kiva wa DPP tulabe Minisita ki gwetuzzaako okukwata – Fred Enanga

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga bwebakyalindiridde ebiragiro okuva mu woofiisi ya Ssaavawaabu wa…

Amazaalibwa ga Muhoozi agakulizza Rwanda

Olunaku lw’eggulo Pulezidenti Paul Kagame owa Rwanda wamu ne Mukyala we Jeannette Kagame beetebya ku kabaga akamazaalibwa aka…

Sipiika alagidde Ssaabaminisita okuvaayo ku kyaba RDC okugaana emikolo gy’ababaka ba Opposition

Omumyuuka wa Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister okuvaayo mu bwangu…