Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 324 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Minisitule y’Ebyobulamu netegefu okulongoosa mu buweereza

April 28, 2023 · Mubiru Ali
Minsitule y’Ebyobulamu evuddeyo nesiima obubaka bwonna obwaweereddwawo okuyita mu mwoleso gw’ebyobulamu mu Ggwanga ogwakoleddwa ku mitimbagano ogwa #UgandaHealthExhibition. Egumizza Bannayuganda nga bwebagenda okukola obutaweera okulaba nti ensonga ezayogeddwako zikolebwako mu budde okutumbula obuweereza bw’ebyobulamu.
Minisitule esabye Bannayuganda okusigala ngabawaayo obubaka nga bayita ku mikutu gyayo emitongole era nesuubiza okutereeza mu budde.