Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 324 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Kitalo! Omuntu omu afiiridde mu kabenje e Mityana

April 25, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Omuntu omu yafiiridde mu kabenje akawungeezi k’eggulo n’abalala 10 nebabuukawo nebisago ebyamaanyi Takisi mwebabadde batambulira nnamba UBH 141W nga yabadde eva Fort Portal ngeyolekera Kampala bweyayabise omupiira neggwa neyevulungula.
Akabenje kagudde ku kyalo Kikumbi, ng’omukyala eyafudde tanategeerekeka kuba teyabadde nakiwandiiko kyonna yadde essimu era nga omulambo gwatwaliddwa mu ggwanika ly’eddwaliro e Mityana. Kigambibwa nti ddereeva wa Takisi eno yabadde avuga ndiima mu kaseera omupiira wegwayabikidde.