Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 244 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Eyekwata ku katambi nakateeka ku TikTok nga yerigomba n’omwana atanetuuka akwatiddwa

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo nategeeza nga Poliisi bweyakutte omusajja agambibwa okubeera nga muvuzi wa…

Mbu nze mbulwe otulo olwokuba mutaddeyo ebifaananyi byenguudo embi! – Minisita Baryomunsi

Minisita avunaanyizibwa kukuluŋŋamya Eggwanga Dr. Chris Baryomunsi; “Nga Gavumenti, tumanyi kiki kyetulina okukola, oba obiteeka ku Social Media…

Corporal Mulambo agobeddwa mu Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force Fred Enanga avuddeyo olunaku olwaleero nategeeza nga bwebagobye Corporal Steven Mulambo mu Poliisi…

Poliisi ekutte Wabwire

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga bwebakutte omusirikale waabwe No.67029…

Eyasse omuyindi emmundu yagibbye ku munne – Patrick Onyango

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga Police Constable Ivan Wabwire,…

Ssaabasajja aguddewo empaka z’Ebika bya Buganda 2023

Emizira n’enduulu bibuutikidde ekisaawe kya Muteesa II e Wankulukuku Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II bwasiimye nalabikako eri…

Empaka z’Ebika bya Buganda zitandika lwaleero

Olunaku olwaleero empaka z’Ebika lwesitandika era nga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okulabikako eri Obuganda okugiggulawo…

Abatuuze bakubye abasirikale ba UPDF abakola ne URA amayinja agabalumizza

Abasirikale ba UPDF abakola n’ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) balumiziddwa oluvannyuma lw’abatuuze…

Baduukiridde abaana abatalina mwasirizi e Nakaseke

Abaana abatalina mwasirizi abava mu maka agatesobola 550 mu Disitulikiti y’e Nakaseke baddukiriddwa n’ebintu ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo…