Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing · 572 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Category

Category: News

Ab’e Namutumba beebazizza Katonda olwokussuusa Pulezidenti Museveni

Ab’omu Disitulikiti y’e Namutumba nga B/bakulembedwa Omubaka era Minisita Persis Namuganza bategeseewo okusaba okwenjawulo okwebaza Omukama Katonda olw’okuwonya…

Omubaka Ssegiriinya aduukiridde Abayisiraamu

Omubaka wa Kawempe North, Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Muhammad Ssegiriinya atandise okudduukirira abantu mu…

Ekitongole kya Ppaasippooti kirabudde abasajja ku DNA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukola Ppaasippooti mu Ggwanga kivuddeyo nekitegeeza nti omuwendo gw’abasajja abatuukirira ekitongole kino okuggya amannya gaabwe…

NUP ettukizza okubanja Abantu baayo

National Unity Platform – NUP kitukizza buto okubanja abawagizi baakyo abaakwatibwa mu kalulu ka 2021 nga negyebuli kati…

Ssaabaminisita alagidde bakwata owomuluka gw’e Nalweyo

Rt. Hon. Nabbanja Robinah Prime Minister avudde mu mbeera n’alagira Uganda Police Force okukwata bunnambiro akulira omuluka gw’e…

Poliisi ekutte Ssali

Abakungu okuva mu Kitongole ekivunaanyizibwa ku Ddagala mu Ggwanga e Uganda National Drug Authority nga kikolera wamu ne…

IGP agabudde Abasirikale Abasiraamu

IGP Martin Okoth Ochola atonodde Abasirikale abasiraamu abomu Kampala nemiriraano Ente 5 bazisale ku Eid-Ul-Adha. Aziwadde ababeera mu…

Omubaka Ssewanyana agabudde Abasiraamu

Omubaka wa Makindye West Munnakibiina kya National Unity Platform Allan Ssewanyana olwaleero asisinkanye abamu ku bakulembera Abayisiraamu mu…

Omusirikale ali ku ddaala lya ASP abeera atya n’emitwalo 20 gyokka mu nnyumba – Babbi

Abasirikale b’ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa obubbi obw’emmundu ekya Flying Squad bagamba nti ababbi abakwatiddwa olwokumenya nebayingira…