Breaking
News: Abantu tebakyalina kisa yadde! Kati singa efumise omupiira ani yandisasudde?! News: Frank M. Gashumba ne Mukyala we Malaika bebamu ku bawerekedde Omusumba Bujjingo Aloysious e Kigali, Rwanda okugenda okuziika Taata we Aloyzi News: Kiikino ekitundu tekiggwaako byewuunyisa ku lunaku lwembaga lwennyini maama womugole alina ekalombolombo kakola akanyiiza omulenzi era singa
▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 768 listening Simba FM Live
Category

Category: News

Benedicto Kiwanuka yali ayagala nnyo Eggwanga lye – Minisita Nabakooba

Archbishop wa Kampala His Grace Paul Ssemogerere asabye wabeewo emirembe wamu n’obwenkanya naddala ng’abantu bakola emirimu gyabwe bwebaba…

Basse omusawo Entebe nebamusuula mu nnyumba etanaggwa

Uganda Police Force Entebe etandise okunoonyereza kukyaviiriddeko Omusawo w’eddwaliro lya Wagagai Health Center e Kasenyi, mu Katabi Town…

Poliisi e Nsangi ekutte 3 abagambibwa okukola ebiccupuli bya ssente

Uganda Police Force e Nsangi ekutte abantu 3 abagambibwa okuba nga babadde bakola ssente ez’ebiccupuli okuli; ddoola neza…

Gavumenti ewaddeyo Lugogo bazimbewo ekisaawe ekiri ku mulembe

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Nyaniriza ekiteeso kya Summa, Kkampuni ya Turkey enzimbi ekyokuzimba ‘multipurpose indoor sports complex’ e…

Katikkiro akungubagidde Evelyn Lagu

Katikkiro Charles Peter Mayiga avuddeyo nakungubagira omuyimbi era munnakatemba Evelyn Nakabira aka Evelyn LAGU eyavudde mu bulamu bwensi…

Poliisi yakedde kuyiwa basajja baayo e Busaabala

Uganda Police Force ekedde kuyiwa basajja baayo abawanvu n’abampi e Busaabala mu kifo awalina okubeera ttabamiruka eyayitiddwa Ssentebe…

Ekiwaayi kya Besigye kikubye Poliisi ekimooni

Ba delegate ba Forum for Democratic Change – FDC abagenda mu ttabamiruka w’ekibiina eyayitiddwa Ssentebe Amb. Waswa Biriggwa…

Aba FDC abakedde e Busaabala babakubye mizibu

Bannakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC okuli ne Ssentebe w’ekibiina mu Disitulikiti y’e Busia ababadde batuuse…

Omubaka Ssegiriinya akomyeewo mu Ggwanga

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates akomyeewo…