Breaking
News: Minisita owaguno naguli mu Minisitule yEbyobulamu Anifa Kawooya Bangirana yayimirizza omusawo ategeerekese nti ye Dr. Robert Candia ngono Senior News: Okulonda Ssentebe wEkyalo ku kyalo Abayita Ababiri mu Katabi Town Council kwayiise omulundi ogwokubiri olwemivuyo egyakwetobeseemu. Uganda Police News: Abasigansimbi ababadde bateeka ekkolero mu kitundu omusulwa abantu, abakwasisa amateeka okuva mu Kampala Capital City Authority
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing · 375 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM
Category

Category: News

Bawala ba Katanga basaba kweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti Enkulu mu Kampala Isaac Muwata olunaku olwaleero atandise okuwulira okusaba kwokweyimirirwa okwateekebwayo bawala b’omugenzi Henry…

Bannansi ba Congo 14 bakwatiddwa lwakukusa bikozesebwa mu nvuba embi

Ekitongole ekirwanyisa envuba embi okuva mu Uganda Police Force ekya Fisheries Protection Unit kyakutte Bannansi b’eggwanga lya Democratic…

Bannamateeka mulekeraawo okumala obudde nga mutuuze enkiiko ku nsonga ezitalina makulu – Kiryowa

Ssaabawolereza wa Gavumenti Kiryowa Kiwanuka atabukidde abalamuzi ne Bannamateeka olw’okuyita nga enkiiko ezitalina makulu ne balema okukola emirimu…

Minisita vaayo oyogere ku bupiira obunyiga abasajja – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo nasaba Minisita w’Ebyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng Ocero okuvaayo nekiwandiiko ku kwemulugunya…

Abadde agambibwa okubba ebintu bya muganzi we azuuse – Poliisi

Omwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan Police Luke Owoyesigyire avuddeyo nategeeza nti nga 3-Feb-2024 Poliisi y’e…

Kitalo! Abantu 3 bagudde mu nnyanja e Busaabala

Omwogezi wa Uganda Police Force Patrick Onyango avuddeyo nategeeza nga abantu 3 bwebagudde mu mazzi nebabbira oluvannyuma lweryato…

Tororo Cement eddaabirizza ebizibe bya UWESO Masuulita Children’s Home

Muwala w’Omukulembeze w’Eggwanga Natasha Museveni Karugire olunaku olwaleero akiikiridde Maama we era Minisita w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Kataaha Museveni…

Bannayuganda abasoba mu 200 bebasiraanidde e Egpyt, India ne Myanmar – Minisita Mulimba

Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku nsonga z’ebweru w’Eggwanga John Mulimba Yokana avuddeyo nakakasa nti Bannayuganda 290 bebasiraanidde mu mawanga…

Munnakibiina kya NRM eyalimba emyaka agiddwa ku bwa Kansala

Omulamuzi wa Kkooti e Iganga Dan Apebbo agobye Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Mbeiza Eric ngono…