Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 204 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Category

Category: News

Sipiika awakanyizza ekifo ekyaweebwa Zaake, bakuwa byoya byanswa

Sipiika wa Palamenti Anitah Among awakanyizza ekyokulondebwa kw’Omubaka MP Zaake Francis Butebi ku kifo ky’omumyuuka wa Nampala wa…

Abadde LOP Hon. Mpuuga akwasizza LOP omuggwa Hon. Ssenyonyi offiisi

Abadde akulira Oludda oluwabula Gavumenti Hon. Mathias Mpuuga Nsamba Munnakibiina kya National Unity Platform olunaku olwaleero awaddeyo offiisi…

Poliisi ekutte Namwandu n’abaana bagiyambeko mukunoonyereza kwokuttibwa kwa Dr. Abiriga

Uganda Police Force e Masindi ekutte abantu 4 okuli omukyala w’omugenzi, omukozi w’awaka n’abaana b’abadde akola ng’akulira eby’obulamu…

Obukadde 600 bwetusaba Baminisita ba Kampala bebazisaka – KCCA

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority – KCCA kivuddeyo nekitangaaza ku bigambibwa nti ky’asabye…

Ssente twazoononera mu kunoonya abawagizi ba NUP abagambibwa okubuzibwawo abataliiyo – Wangadya

Ssentebe w’Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission – UHRC Mariam Wangadya avuddeyo nategeeza nti ezimu…

University ezisomesa amateeka zinoonyerezebweko – LDC

Law Development Centre – LDC evuddeyo nesaba Law Council etandike okunoonyereza ku ssetendekero ezimu mu Uganda zebagamba nti…

Ab’e Kalungu East bafunye amasanyalaze

Omubaka wa Kalungu East mu Palamenti, Hon. Francis Katabaazi Katongole akubirizza abatuuze b’e Kyambala ne Lwabenge abafunye amasanyalaze…

Kkooti eragidde muwala wa Katanga akwatibwe

Ab’oluganda lwomusuubizi Henry Katanga bawaliriziddwa okwoza ku mmunnye mu Kkooti y’Omulamuzi Erias Kakooza e Nakawa, Bannamateeka ba nnamwandu…

Abavubuka batabukidde Hon. Tinkasimire lwakulumba Bobi Wine

Omubaka Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Barnabas Tinkasimire akiikirira Buyaga West mu Disitulikiti y’e Kagadi abavubuka…