Breaking
News: Muzeeyi Kawato ataawa emirimu takyagiraba! News: Bunnwe alina ebitundu byagatta ku mubiri gwomuntu, bitundu ki ebyo? Emputte bwaba muntu aba atya? News: Awali Omukka-Aishai-Muleme kulowooza nti Uganda mwagisuubula! Bantu mmwe bino sibyansikirano!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing · 694 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
Category

Category: News

Kitalo! Omutendesi Kajoba afudde

Kitalo! Eyaliko omusambi wa ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes era omutendesi wabakuumi ba ggoolo ku ttiimu y’Eggwanga Fred Kajoba…

Omubaka Mwijukye akyuusiddwa naleetebwa e Kampala okufuna obujanjabi

Omubaka akiikiria Buhweju Munnakibiina kya Forum for Democratic Change Francis Mwijukye akyuusiddwa naweerezebwa e Kampala okufuna obujanjabi obusingako…

Bakifeesi bonoonye ebintu byabasuubuzi mu Katale ka Kabaka e Bwaise

Abantu abagambibwa okubeera ba kifeesi balumbye akatale ka Kabaka ak’e Bwaise mu kiro ekikeesezza olwaleero nebakoonakona emidaala saako…

Eyakedde okukubiriza abantu basigale awaka bababale bafumisi

James Kalyango ngono yomu ku balina okukola omulimu gwokubala abantu mu Njeru municipality, mu Disitulikiti y’e Buikwe yakubiddwa…

Mwebale kugaana kunywa chaayi kindaze muli bakozi – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo ku mukutu gwe ogwa X natendereza ababala abantu abagenze ku State Lodge e…

Ebibiina byobufuzi 7 bisabye EC okubiwandiisa

Waliwo ebibiina by’obufuzi 7 ebipya ebyesowoddeyo nebisaba okuwandiisibwa Akakiiko akavunaanyizibwa ku byokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda…

Nze natera okugenda mu ggulu mbalekere ensi yammwe – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bweyabadde ayogerako eri abasuubuzi ku nsonga ya EFRIS; “Nina emyaka 80 natera okugenda mu…

Omulamuzi nnyimbula ngende nfiire ewange – Ssozi 78

Omulamuzi Margret Mutoni ayaimbudde muzeeyi Godfrey Ssozi 78, oluvannyuma lwokumusaba amusonyiwe amuyimbule agende afiire ewuwe okusinga okufiira mu…

UAE nayo etadde envumbo ku ntambula, ebyobugagga wamu ne akawunti za Sipiika

Bbanka enkulu eya United Arab Emirates evuddeyo neragira ebyobugagga ne akawunti za Sipiika Anita Annet Among, abaali ba…