Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 472 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
Category

Category: News

Waliwo Baminisita abatulemesa okuganyulwa mu pulojekiti za Gavumenti – Bavubuka

Waliwo Abakulembeze b’Abavubuka mu Ghetto okuva mu bitundu ebyenjawulo mu Kampala abatali basanyufu ne Baminisita abamu wamu n’Abakulembeze…

Waliwo Baminisita abalemesezza okutongoza olunaku lwa Bishop Hannington – Archbishop Kaziimba

Archbishop The Most Rev Dr. Stephen Samuel Kaziimba Mugalu avuddeyo nalaga obwennyamivu eri Baminisita abamu balumiriza nti balemesezza…

Poliisi esabye ba blogger okutwala obujjulizi bwebalina ku musango gwa Hajat ne Hajji

Omwogezi wa Uganda Police Force ACP Rusoke Kituuma avuddeyo ku musango gwa Hajat ne Hajji, Hajat mweyaviirayo nanenya…

Erik Ten Hag agobeddwa oluvannyuma lwa Manchester United okukubwa ggoolo 2 ku 1

Kkiraabu ya Manchester United evuddeyo netegeeza nga bwegobye abadde omutendesi waayo Erik Ten Hag Team. Erik yalondebwa okubeera…

Abalwanyisa ekyokuggyawo UCDA mulina Abazungu ababasasula – Pulezidenti Museveni

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni avuddeyo nayanukula ku nsonga y’ebbago ly’ebyobulimi eryayisiddwa mu Palamenti naddala ku nsonga z’ekitongole ekirondoola…

Poliisi ewaddeyo emirambo 11 eri ab’enganda

Olunaku olwaleero Uganda Police Force ewaddeyo emirambo 11 gyabantu abayokebwa omuliro mu njega eyaggwawo e Kigoogwa nga gibadde…

Bakansala ba KCCA 2 bakwatiddwa lwakwekalakaasa

Bakansala ba KCCA okuli; Moses Kataabu ne Faridha Nakabugo bakwatiddwa Uganda Police Force bwebabadde batwala ekiwandiiko kyabwe ekiraga…

Minisita Nabakooba alagidde offiisa eyabuze ekyapa akwatibwe

Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka Judith Nabakooba olunaku lweggulo yalagidde Uganda Police Force e Mukono okukwata omukozi mu…

Loole yamafuta endala egudde e Kabale

Loole yamafuta endala ekutte omuliro mu Kyanamira Trading Center ku luguudo lwa Kabale-Mbarara mu Disitulikiti ye Kabale. Okusinziira…