Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro?
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi
News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
News
Bakansala ba KCCA 2 bakwatiddwa lwakwekalakaasa
October 26, 2024 · Mubiru Ali
Bakansala ba KCCA okuli; Moses Kataabu ne Faridha Nakabugo bakwatiddwa Uganda Police Force bwebabadde batwala ekiwandiiko kyabwe ekiraga obutali bumativu bwabwe ku bigambo ebyayogeddwa Sipiika Anita Among ku Buganda mukukuba akalulu ku bbago lyokuggyawo ekitongole kya UCDA.
Bya Kayanja Nasser
#ffemmwemmweffe