Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 449 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Waliwo Baminisita abalemesezza okutongoza olunaku lwa Bishop Hannington – Archbishop Kaziimba

October 30, 2024 · Mubiru Ali
Archbishop The Most Rev Dr. Stephen Samuel Kaziimba Mugalu avuddeyo nalaga obwennyamivu eri Baminisita abamu balumiriza nti balemesezza ekirowoozo kyokutongoza olunaku lwa Bishop Hannington ngolunaku olwokuwummula mu Ggwanga.
Archbishop Kaziimba bino abyogeredde Kyando mu Disitulikiti y’e Mayuge kukuza olunaku lwa Bishop Hannington olwategekeddwa Busoga Diocese.
Archbishop ayongeddeko nti Baminisita bamo besomye okulemesa ekintu kyonna ekiva mu Church of Uganda nti era abamanyi.
Bya Amayiko Martin
#ffemmwemmweffe