Breaking
News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives, News: Emyaka 33 emabega ku lusozi Nnagalabi Buddo, Kabaka wa Buganda owa 36, Maasomoogi Ronald Muwenda Mutebi II yatuula ku Nnamulondo, eno yensonga
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 370 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM
News

Poliisi ewaddeyo emirambo 11 eri ab’enganda

October 27, 2024 · Mubiru Ali

Olunaku olwaleero Uganda Police Force ewaddeyo emirambo 11 gyabantu abayokebwa omuliro mu njega eyaggwawo e Kigoogwa nga gibadde mu ggwanika e Mulago.
Ssaabaminisita akiikiriddwa Minisita Omubeezi avunaanyizibwa kukulungamya Eggwanga Kabbyanga Godfrey Baluku, Assistant Inspector General of Police Dr. Moses Byaruhanga awaddeyo alipoota ekwata ku ngeri omulimu gwokuzuula ab’Enganda gyekwakoleddwamu.
Dr Byaruhanga ategeezezza nti emirambo 24 gyegyagibwayo nga kuno kuliko abasajja 18 n’abakyala 6 nga gyegyakakwasibwa ab’oluganda okuli egyabo abafiira mu malwaliro e Kigoogwa, Kiruddu ne Bombo.
#ffemmwemmweffe