Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 719 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Loole yamafuta endala egudde e Kabale

October 26, 2024 · Mubiru Ali

Loole yamafuta endala ekutte omuliro mu Kyanamira Trading Center ku luguudo lwa Kabale-Mbarara mu Disitulikiti ye Kabale.

Okusinziira ku OC Traffic owa Disitulikiti ye Kabale Mucunguzi Wilson agamba nti Ddereeva yagiddwa mu motoka eno naddusibwa mu Ddwaliro e Kabale ngali mu mbeera mbi ddala. Ayongeddeko nti mpaawo mutuuze yalumiziddwa mu kabenje kano.

#ffemmwemmweffe