Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya twolekedde Akaseerezi era ku nnya ekiro lindirira enkabikkabi zabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Enkuba ekedde okutonnya etaataganyizza omulimu gwokutambuza ebigezo bya Siniya eyookuna. News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing · 214 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM
Category

Category: News

Muwoza tusirise mwagala tusindeke Hon. Akol amenye ekkomera okuggyayo Besigye? – Sipiika Tayebwa

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo najeregerera Bannayuganda abanenya Palamenti nti efuuse kyesirikidde ku nsonga Dr. Kizza Besigye,…

Mufuuse kyesirikidde ku Dr. Besigye? – LOP Joel Ssenyonyi

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi avuddeyo ku nsonga ya Dr. Kizza Besigye; “Tulinze kulangirira nti Kizza Besigye…

Kyabuswavu nnyo nti Beisgye mwagala afiire ku mulembe gwa Gavumenti gyeyaleeta – Asuman Basalirwa

Omubaka wa Bugiri Municipality Asuman Basalirwa; “Singa Dr. Kizza Besigye afiira mu Kkomero, kijja kuba kifaananyi kibi ekya…

Gavumenti ekozeewo ki ku General eyewera okusalako abakulembeze emitwe? – LOP Ssenyonyi

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi; “Waliwo abasirikale b’Eggye lya UPDF abali ku maddaala agawaggulu nabo abali ku…

Abayizi ba P7 abatuula PLE omwaka 2024 bakoze bulungi

Abayizi abasinga abatuula ebigezo by’ekibiina ekyomusanvu omwaka oguwedde bayitidde mu ddaala lyakubiri. Bwogerageranya engeri abayizi gyebayiseemu omwaka 2024…

Abayizi 71 bebewandiisa okutuula ebigezo bya PLE mu kkomera e Luzira

Mu kkomera e Luzira (Upper) abayizi 71 bebewandiisa okutuula ebigezo ebyakamalirizo eby’ekibiina ekyomusanbu bwobagerageranya ku bayizi 69 abewandiisa…

Amasomero gabadde gakozesa abayizi abalamu nti balwadde mu PLE

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku byebigezo mu Ggwanga ekya UNEB kitegeezezza nga bwewaliwo amasomero agawandiisa abayizi abagezi wansi womutendera gw’abayizi…

Abasibe 37 mu kkomera e Mbarara bebatuula ebigezo bya PLE

Mu Mbarara Main Prison Inmates Primary School, abayizi 37 bebewandiisa okutuula ebigezo era bonna batuula. Ku bano 4…

Abayizi abaliko obulemu naddala abalina obulemu bwokuwulira bakoze bulungi

Ssentebe w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku byebigezo mu Ggwanga Prof. Celestino Obua ategeezezza nti ebyavudde mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu biraga…