Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 657 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Kyabuswavu nnyo nti Beisgye mwagala afiire ku mulembe gwa Gavumenti gyeyaleeta – Asuman Basalirwa

January 23, 2025 · Mubiru Ali

Omubaka wa Bugiri Municipality Asuman Basalirwa; “Singa Dr. Kizza Besigye afiira mu Kkomero, kijja kuba kifaananyi kibi ekya Palamenti nti bino byonna byatuukawo nga wetuli ate netutogeera. Ekyo mbadde saagala kibeewo mu kisanja kyaffe nti omusajja eyali asinga ku ludda oluvuganya nga tugenda kujaguza emyaka 39 egya National Resistance Movement – NRM ngomu ku babaleeta mu buyinza agenda kufiira ku mulembe gwabo beyaleeta mu buyinza. Kijja kuba kyabuswavu nnyo.”

If Dr. Kizza Besigye dies in Prison, God forbid, it will send a very bad signal on this institution (Parliament). Very bad. That something happened, we were around and we didn’t speak out. I wouldn’t like that under your tenure, that a leading Opposition politician, who by the way as we celebrate 39years of the NRM, one of the people who brought this Government to power, that he is dying in the regime he facilitated to come to power. It will really be unfortunate- Asuman Basalirwa (Buguri Municipality).
#ffemmwemmweffe