Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 565 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Abayizi abaliko obulemu naddala abalina obulemu bwokuwulira bakoze bulungi

January 23, 2025 · Mubiru Ali
Ssentebe w’ekitongole ekivunaanyizibwa ku byebigezo mu Ggwanga Prof. Celestino Obua ategeezezza nti ebyavudde mu bigezo by’ekibiina ekyomusanvu biraga nti abayizi abaliko obulemu (Special Needs Education – SDE) bebakoze obulungi naddala abayizi abalina obulemu bwobutawulira bakoze bulungi bwogerageranya emyaka egiyise.
Prof. Celestino Obua – UNEB Chairperson: “The results show that the 2024 Special Needs Education (SDE) candidates have also done well, especially the category of deaf candidates who had appeared most disadvantaged in previous years.”
#ffemmwemmweffe
#PLE2024