Breaking
News: Minisita avunaanyizibwa ku Gavumenti ezebitundu Balaam Barugahara Ateenyi alidde matereke nomukulu wessomero. News: Besigye ne Lukwago singa bafa, NUP yeriba ebasse! NUP academy ya PLU! Nameere yatintimye nnyo alimba News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tuyingidde ddimansi eyokusatu ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga basiitaana nebibuuzo ebinyuvu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 396 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Gavumenti ekozeewo ki ku General eyewera okusalako abakulembeze emitwe? – LOP Ssenyonyi

January 23, 2025 · Mubiru Ali
Akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi; “Waliwo abasirikale b’Eggye lya UPDF abali ku maddaala agawaggulu nabo abali ku gawansi wabula nga bagoberera amateeka era tubeebaza. Wabula waliyo nabalala abali ku maddaala agawansi nagawaggulu nga tebagoberera mateeka. Abamu ku bbo batuuka n’okutiisatiisa okutema emitwe ku bakulembeze mu Ggwanga, abalala okubassa ku kalabba wamu n’okuyita banaabwe ba ddikuula. Mufune akaseera mwetunulemu ku byokukozesa obubi obuyinza.
There are some officers of the #UPDF, both senior and junior, who respect the rule of law, and we salute and acknowledge them. However, there are also senior and junior #UPDF officers who completely disregard the law. Some of them have threatened to behead leaders in this country, to hang others, and even refer to some of their colleagues as buffoons. I hope you take the time to assess yourselves on the misuse of power demonstrated by some of these senior officers. – Rt. Hon. Joel Ssenyonyi
#ffemmwemmweffe