Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 657 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Muwoza tusirise mwagala tusindeke Hon. Akol amenye ekkomera okuggyayo Besigye? – Sipiika Tayebwa

January 23, 2025 · Mubiru Ali

Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa avuddeyo najeregerera Bannayuganda abanenya Palamenti nti efuuse kyesirikidde ku nsonga Dr. Kizza Besigye, neyebuuza oba nga baagala Palamenti esindike Omubaka Anthony Akol (KIlak North) alumbe ekkomera ly’e Luzira aggyeyo Besigye olwo balyoke balage nti Palamenti ekola.
Emirundi 2 kati ng’omubaka Akol akuba Babaka banne ebikonde mu Palamenti.

Deputy Speaker Tayebwa has mocked Ugandans criticizing Parliament for being silent about the plight of Dr, Kizza Besigye, wondering if these individuals want Parliament to send Anthony Akol (Kilak North) to raid Luzira and rescue Besigye so as to show that indeed Parliament is working.

On two occasions, MP Akol has been implicated in the boxing of two fellow makers in Parliament.
#ffemmwemmweffe