Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 656 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Mufuuse kyesirikidde ku Dr. Besigye? – LOP Joel Ssenyonyi

January 23, 2025 · Mubiru Ali

Akulira oludda oluwabula Gavumenti Joel Ssenyonyi avuddeyo ku nsonga ya Dr. Kizza Besigye; “Tulinze kulangirira nti Kizza Besigye avudde mu bulamu bw’ensi, olyoke otugambe tuyimirire tusirikiriremu okumujjukira! Tulinda kaseera ako? Ebimu ku Besigye byeyalikira mmere. Lwetwasembayo okumulambula yategeeza nti bagaana emmere eva mu famire ye, so nga olwokuba yekengera emmere yekomera alina eddembe lye. Buli lunaku oluyitawo ngensonga eyo tegonjoddwa kiteeka obulamu bwe mu matigga. Tusuuliridde abantu bantu, naye Dr. Besigye ye tetumulekerera.”

Are we waiting for you to announce that Besigye a former, then you tell us to stand up, and observe a moment of silence, to pay tribute to him. Are we waiting for that? One of the concerns about Dr. Besigye is food. The last we checked, they have denied him food from his family, because he has concerns and he is entitled to that. Any day that passes, without these issues being addressed, it puts his life in jeopardy. We have let down too many people, let us not let down Dr. Kizza Besigye – Joel Ssenyonyi, Leader of Opposition.
#ffemmwemmweffe