News Bobi Young ayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti By Mubiru Ali May 10, 2023 1 min read Kkooti y’eggye lya UPDF etuula e Makindye olunaku olwaleero eyimbudde Agaba Anthony aka BOBI YOUNG ku kakalu ka kakadde kamu akobuliwo.Ono avunaanibwa omusango gwokusasaanya amawulire ag’obulabe.