Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 404 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Bannamawokota South muli babi nnyo okwerabira ebyo byembakoledde – Hon.

January 22, 2026 · Radio Simba

Bannamawokota South muli babi nnyo okwerabira ebyo byembakoledde – Hon. Yusuf Nsibambi Munnakibiina ki Forum for Democratic Change agamba nti yewuunyizza nnyo abantu bekitundu kyakiikirira okumusenza oluti nga tebajjukira birungi byabakoledde.
Nsibambi agamba nti newankubadde ebyo byonna byabaddewo, ayagaliza eyamuwangudde Hon Suzan Nakawuki obuweereza obulungi nti era bwanakkiriza okumukwasizaako waali nnyo.
#ffemmwemmweffe
#ugandaelections2026
#UgandaDecides2026
#UgandaElections

Radio Simba News