Bobi Wine ne Kassiano bebakulira abakozi b’effujjo – Museveni

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Bannayuganda banange, mwebale nnyo ebirowoozo byammwe byemubadde munziramu ku bbaluwa zange zembadde mpandiika oluvannyuma lw’ebyo ebyaliwo ngatugenda n’oluvannyuma lw’akalulu ku Arua Municipality.

Ebizibu ebyagwawo mu Arua byaletebwa ekibinja kya Bobi Wine ne Kassiano Wadri abanumba, ekikolwa ekitalina mugaso kuba nkuumibwa ate nange nsobola okwerwanako.

Ensonga esinga obukulu ly’effujjo erikula buli lunaku nga likolebwa abantu abatalina mpisa abakuba abakazi n’abaana wamu n’okwonoona ebintu by’bantu.

Share.

Leave A Reply