Omwana omuwala wa myaka 18 akwatiddwa police nga abbye Omwana wa myezi esatu e Kibuku mu bitundu bye Bukedi.
Nabwire Hadijah omwana yamubbye ku mwana munne eyabadde amusitudde. Yalimba bba nti ali lubuto era abadde waakuwaayo omwana ono eri omusajja nti gw’azadde.
Kinajjukirwa ย nti abaana abasoba mu bana babbiddwa mu kitundu Kino.

