Bobi Wine asabye Bannayuganda okusaba omukama Katonda abataasa

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omukulembeze wa National Unity Platform – NUP Hon. Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine yegasse ku Bakulisitu b’e Gayaaza mu kuyimba ekitambiro ky’emisa y’amazaalibwa ga Yesu Kulisito. Ono asabidde mu Ekereziya ya Our lady Catholic Church e Gayaaza.
Mu kubuulira ekitambiro kya misa, mu bubakavbwe obwamazaalibwa Fr. Makanga Jude alabudde abantu abaagala okwekusa bokka nagamba nti kino oluusi kyekiviirako n’obutabanguko mu Nsi olumu ne mumaka, era ono asabye abakiriza okudda eri Omukama.
Share.

Leave A Reply