AGAMBIBWA OKUNYAGA ETTAKA LYOMUKADDE ASINDIKIDDWA KU ALIMANDA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Bamanzi January olunaku olwaleero asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi wa Kkooti ya KCCA navunaanibwa omusango gwokwezza ekyapa ky’ettaka ly’omukyala omukadde.
Okusinziira ku Kakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda, kigambibwa nti Bamanzi abadde yagunjukira ogwokunyaga ettaka mu lukujjukujju yezza ettaka eriwereza ddala yiika 10 eryomukyala omukadde ngamusuubizza okumugobera abasenze kuttaka lye. Ono asindikiddwa ku alimanda okutuusa 13/10/2021.
Share.

Leave A Reply