Bobi Wine akyaddeko ku ssomero lya Kasaka SS e Gomba

Pulezidenti wa National Unity Platform – NUP Hon. Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine olunaku olwaleero akyaddeko ku ssomero lya Kasaka Secondary School mu Disitulikiti y’e Gomba awaggwa ekikangabwa gyebuvuddeko loole ekika kya Sino Truck bweyalemerera omugoba waayo ng’etisse omusenyu neyingirira essomero netta abayizi 4 n’abalala nebasimattuka n’ebisago. Ono abayizi n’abazadde bamwanirizza mu mizira.

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply