Breaking
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe.
Pulezidenti Museveni yevuze okugenda e Kisozi
August 6, 2019 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni oluvannyuma lw’okulambula eggwanga emyezi egiyise nga asomesa okugaggawala nga bayita mu kulima. Asazeewo okwevuga okugenda ku ffaamu ye e Kisozi mu Disitulikiti y’e Gomba.