Basatu bafu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Abantu basatu bafiiriddewo ate abiri mu bataano balumiziddwa mu kabenje akagudde mu Mabira ku luggudo lw’e Jinja emotoka ekika kya Coaster UAP 281P nga ebadde eva Jinja nga eyolekera Kampala bwegudde nga wakayisa Poliisi y’omumabira.

Okusinziira ku RPC Suzan Nalwoga atwala Ssezibwa agamba nti omugoba wa Coaster abadde ayagala okuyisiza mu kkoona wabula bwalengedde abasirikale bwatyo nayagala asibe adde mu line motoka nemulemerera neyefuula okukakana nga akayumba kavuddeko esigaza mitto gyokka.

Share.

Leave A Reply