abasomesa b’e makerere baddukidde wa sipiika

Abasomesa ku Ssetendekero ekulu e Makerere nga bakulembeddwamu omubaka w’abakozi Dr. Sam Lyomoki bazzeemu omulundi ogw’okubiri okwekubira enduulu eri Sipiika Rebecca Kadaga nga bamusaba okuyingira mu nsonga za Makerere University nga ekiwundu tekinasamba ddagala.
Abasomesa bategeezezza Sipiika nti embeera eri e Makerere yakusosolebwa, butawuliriza, kulinyirira ddembe ly’abakozi nga ate embeera nvundunyo n’okusinga eri mu Bbanka enkulu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
‘njagala pulezidenti asasule oluyimba lwange lweyatwala’ – kaweesa