Ab’ekika balwanidde offiisi e Mengo

Bazzukulu ba Kyeyune e Mirembe mu Kyaggwe abeddira Nnyonyi Nakinsige ebifuba bibabugumye olunaku lwaleero nga bakulembeddwamu Kattikiro w’ekika Noah Ssekirembe nga bagamba nti abali mu offiisi y’ekika e Mengo baalya nsowole. Bano basaze ekufulu ebadde ku luggi era awo olutalo werutandikidde ekiwaliriza Poliisi n’eggye lya UPDF okubiyingiramu okusobola okubatawulula.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Omusinga wa Rwenzururu agenze mu kkooti okugisaba akirizibwe okugenda okuziika maama we