97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Bannayuganda batuufu okutunyiigira – Hon. Ssemujju

Omubaka wa Kira Municipality Ibrahim Ssemujju Nganda; “Bannayuganda batuufu okutunyiigira, wabula ekirina okukolebwa si kugoba Among. Mu Palamenti Ababaka gyebekobaana okugabana obuwumbi 170 ezaali ez’ebibiina byobweggassi ebyaggalwa ate ekibinja ekirala nekigabana amabaati agali agabantu abayinike e Karamoja, ekirabo ky’obuweereza kitandika okulabika ngekyabulijjo. Ye nsonga lwaki ekirina okukolebwa kwekuggya Mw. Yoweri Kaguta Museveni mu buyinza ate netufuba okulaba nti mutabani we tamusikira.”

Leave a Reply