Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 92 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM
News

Ekisaawe ky’e Namboole kinatera okuggwa

April 15, 2024 · Mubiru Ali

Embeera ekisaawe kya Mandela National Stadium (Namboole) ekiri mukudaabizibwa oluvannyuma lwa Minisitule y’Ebyensimbi okufulumya obuwumbi 17 mu obukadde 700 obwali busigaddeyo okusobozesa ekitongole kya UPDF ekizimbi okumaliriza emirimu. Ekisaawe kino kisuubirwa okuzanyirwamu emipiira egimu egya AFCON 2027 Uganda mwesuubirwa okutegekera ekikopo kino wamu ne Kenya kwossa Tanzania.