Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
News

Abasuubuzi abakwatibwa bayimbuddwa ku kakalu ka Kkooti

August 21, 2025 · Mubiru Ali
Munnamateeka Shamim Malende era nga ye Mubaka omukyala owa Kampala olunaku olwaleero ayambyeeko Abasuubuzi bomu Kampala abakwatiddwa Uganda Police Force bwebabadde bekalakaasa mu mirembe, okuyimbulwa ku kakalu ka Kkooti.
Bano kuliko; Ssebumba, Prossy, Agaba, Kayolo, Mutaawe, Ssemanda, Kyomugisha, Anuar, Mutono, Lubega, Nabayende, Kato, Muhanguzi, Ouma, Sserugo nabalala. Bano bakudda mu Kkooti nga 15/10/2025.
#ffemmwemmweffe