97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Bannamawulire bagaaniddwa mu kkooti y’amaggye e Makindye

Bannamawulire bagaaniddwa okuyingira Kkooti ya Amaggye e Makindye, Bannakibiina kya National Unity Platform gyebatwaliddwa okuvunaanibwa emisango emiggya oluvannyuma lwokukiriza emisango.
Bano kuliko; Olivia Lutaaya, Sanya Muhuydin Kakooza n’abalala 17 abakiriza emisango nebasaba ekisonyiwo kya Pulezidenti oluvannyuma lwokumala emyaka 4 mu kkomera nga tebavunaanibwa. Bano basooka nebegaana emisango gino wabula oluvannyuma nebekyuusa.

Leave a Reply