Bamuturaki mannya ki amatuufu gokozesa – COSASE

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Akakiiko ka COSASE kalagidde CEO wa Uganda Airlines Jennifer Bamuturaki okutereeza mubunnambiro ensonga zamannye ge amatuufu gakozesa mu wiiki bbiri zokka. Akakiiko kagamba nti mu 2019 Bamuturaki yakyuusa amannya ge mu mateeka nafuuka Jennifer Arnold Lenkai, wabula akyagenda mu maaso okukozesa amannya ga ‘Jennifer Bamuturaki’ ku biwandiiko ebitongole.

Share.

Leave A Reply