Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,052 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Kitalo! Abantu 32 bafiiridde mu kabenje

February 3, 2021 · Mubiru Ali
Kitalo!
Abantu 32 bebakakasiddwa nti bafiiriddewo mbulaga mu kabenje akabaddemu emotoka 5 mu kiro ekikeesezza olwaleero ku luguudo lwa Kasese- FortPortal ku luguudo lwa Hima Rugendabara e Kihogo โ€“ Kasese.
Okusinziira ku Uganda Red Cross Society, emirambo 32 gyegyakazuulibwa n’abantu abalala 5 abawonyeewo nebaddusibwa mu ddwaliro lya Kilembe Hospital.
Kigambibwa nti loole eyabadde etisse essaanduuke y’omufu n’abantu bangi yatomereganye bwenyi ku bwenyi n’emotoka entono olwo endala ezabadde zijja neziziyingira.