Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 99 listening Simba FM Live
Archive

Author: Mubiru Ali

bagyenda yeyampabula ku bannamateeka – mutebile

Bannamateeka ba MMAKS emu ku kkampuni ezaawolereza Bbanka Enkulu ne basasulwa obuwumbi bw’ensimbi balabiseeko mu kakiiko ka COSASE…

poliisi eyigga ba crime preventers ababbira mu byambalo byayo

Poliisi e Katonga etandise omuyiggo gwa ba Crime preventer ababbira mu byambalo bya poliisi. Bano abaali bagiyambako okuziyiza…

Omukungu wa MTN uganda omulala agobeddwa mu yuganda

Chief Executive Officer wa @MTN Uganda Mr.Wim Van Helleputte ekiro ekikeesezza olwaleero atikiddwa ku nnyonyi nazzibwa okwaboobwe e…

abatuuze b’omu lusanja DPC w’e kasangati bamututte talinnya

Wabaddewo katemba atali musasulire abatuuze b’omu Lusanja bwebavudde mu mbeera nebagoba DPC w’e Kasangati Raphael Magyezi abaviira nga…

Obwakabaka bukungubagidde Omumbejja Annette Nakalema olw’emirimu gyakoledde Obuganda.

Bino bibadde mu kusabira omwoyo gw’omugenzi mu Lutikko e Lubaga olwaleero. Mu bubaka bwatisse Amb. William Matovu, Ssaabasajja…

sk mbuga atwaliddwa e denmark okwongera okuwozesebwa

Omugagga w’omu Kampala, SK Mbuga aggyiddwa mu kkomera e Dubai mu United Arab Emirates n’ayongerwayo mu Bulaaya e…

tulakita eyingiridde edduuka

Tulakita eremeredde omugoba waayo n’edda ekyennyumannyuma n’etomera ennyumba z’amaduuka, n’omutuuze omu n’abuuka n’ebisago. Bino byabadde Lubaga mu zooni…

bakutte omusajja n’enjaga ku kisaawe entebe

Poliisi n’ebitongole ebirala eby’ebyokwerinda ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe bakutte nebagalira musajja mukulu Maurice Henrick Martin 48, munnansi…

nandala alondeddwa ku kakiiko ka pac

Omubaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga akiikirira Budadiri West Nathan Nandala Mafabi alondeddwa ku kakiiko ka Public Accounts Committee…