Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 276 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

nandala alondeddwa ku kakiiko ka pac

February 14, 2019 · Mubiru Ali

Omubaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga akiikirira Budadiri West Nathan Nandala Mafabi alondeddwa ku kakiiko ka Public Accounts Committee (PAC). Kano kekavunaanyizibwa ku kulondoola ensimbi ya Gavumenti. Ono yakulemberako akakiiko ke kamu mu Palamenti ey’omunaana mu 2011.
Ono azze mu kifo kya Angeline Osegge omubaka omukyala owa Soroti nga abadde akulembera akakiiko kano okuva 2016. Nandala wakumyuukibwa Omubaka akiikirira Chwa West Okin P.P Ojara.